Gavumenti ekendeeze ku musolo gwa VAT ku masanyalaze

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akulira oludda oluwabula Gavumenti mu Palamenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba avuddeyo nasaba Gavumenti ekendeeze ku musolo gwa VAT ku masanyalaze ogusasulwa abantu abagakozesa okuva ku bitundu 18 ku 100 gudde ku 10 ku 100 era nokwongera okugattako abantu abakozesa amasanyalaze ekijja okwongera ku ssente eziyingizibwa okuva mu masanyalaze.
Share.

Leave A Reply