Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 677 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Abantu 11 bebazuuliddwa ne COVID-19

April 14, 2022 · Mubiru Ali
Ministry of Health- Uganda evuddeyo nefulumya ebyavudde mukukebera ssenyinga omukambwe lumiimamawuggwe oga COVID-19 nga 12 April 2022 nga ziraga nti abantu 11 babazuuliddwa n’obulwadde buno nga kati abakakeberebwa mu Ggwanga lyonna nebasangibwa n’obulwadde buno bali 164,035.ย  Disitulikiti okuli; Kampala (6), Mbale (3), Luwero (1), Amuru (1)