Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye!
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
Abebyokwerinda bebawerekera ente mu Karamoja – Sipiika
April 14, 2022 · Mubiru Ali
Sipiika wa Palamenti Anita Among yebuuzizza engeri ente gyezitambuzibwa okuva mu kitundu ekimu okuzitwala mu kitundu ekirala kiromita nga 20 ku 30 nga abebyokwerinda mu bitundu by’e Karamoja tebazirabye. Ono agamba nti ezimu ku nte zino ziwerekerwako abebyokwerinda.