Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 202 listening Simba FM Live
Archive

Tag: latest

Ssaabasajja weebale kutukulembera ebbanga lino lyonna – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga: “Neebaza Ssebunywa olw’okutukulembera ebbanga lino lyonna n’obukugu awamu n’obwegendereza. Twasalawo okunoonya ebikwata ku baaliko…

Mubeerenga bagumu embeera nebwekaluba etya – Ssaabasajja

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yebazizza Katonda olw’okumuyamba n’asobola okukulembera Obuganda emyaka gino gyonna wakati mu kusoomozebwa…

Kitalo! Maama n’abaana be babiri bafiiridde mu mataba e Kapchorwa

Amataba gasazeeko oluguudo lwa Tirinyi – Mbale nga abasaabaze bakonkomalidde ku luguudo olwamazzi okwanjaala mu luguudo lwonna. Ate…

Amataba gasse omuntu omu e Mbale

Kitalo! Omuntu omu akakasiddwa okuba nga afiiridde mu mataba agasazeeko ekibuga Mbale oluvannyuma lwa namutikwa w’enkuba eyatonnye okuva…

Hon. Muruuli akwasizza Norbert Mao offiisi mu butongole

Hon. Muruuli Wilson Mukasa abadde akolanga Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’ekitongole ekiramuzi yawadde offiisi mu butongole…

Minisita Nabakooba atabukidde ab’e Fort Portal

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka saako n’okutekeerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba; “E Kasese nasisinkanye abatuuze b’e Karusandara, Busongora.…

Amuriat ayimbuddwa okuva ku Poliisi

Pulezidenti wa Forum for Democratic Change – FDC Patrick Oboi Amuriat wamu ne Wanyera Simon bateereddwa okuva Uganda…

Bakutte abadde agoba ebyapa ku ttaka lya Gavumenti e Mbarara

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Attan bamuyise kulitalaba e Soroti – Norbert Mao

Pulezidenit wa Democratic Party Uganda era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’esiga eddamuzi Norbert Mao: “Vvulugu eyeyolekedde…