Attan bamuyise kulitalaba e Soroti – Norbert Mao

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Pulezidenit wa Democratic Party Uganda era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’esiga eddamuzi Norbert Mao: “Vvulugu eyeyolekedde mu kalulu ka Soroti East annyonyole kyetutegeeza ku ndagaano ya DP ne National Resistance Movement – NRM. Attan teyawanguddwa wabula bamuyise ku litalaba. Bannayuganda bamyowo gwa Ggwanga bawangudde.
Ngaffe abalabira ewala twagala ekizibu kino kisalirwe mangu amagezi.”
Share.

Leave A Reply