Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 154 listening Simba FM Live

Ssaabasajja weebale kutukulembera ebbanga lino lyonna – Katikkiro

July 31, 2022 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga: “Neebaza Ssebunywa olw’okutukulembera ebbanga lino lyonna n’obukugu awamu n’obwegendereza. Twasalawo okunoonya ebikwata ku baaliko ba Kabaka ba Buganda netusiiga ebifaanyi byabwe okujjako ba Kabaka 4 bokka nga bano bo tulina ebifaananyi byabwe ebya Kkamera. Omulimu guno tugumazeeko emyaka 7.”
#Amatikkira29