Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 154 listening Simba FM Live

Amuriat ayimbuddwa okuva ku Poliisi

July 30, 2022 · Mubiru Ali

Pulezidenti wa Forum for Democratic Change – FDC Patrick Oboi Amuriat wamu ne Wanyera Simon bateereddwa okuva Uganda Police Force y’e Dokolo ku kakalu ka Poliisi. Bano bayambiddwako okulaba nga bateebwa eyaliko Ssentebe wa LC5 JB Okello Okello, Hon. Otto James ne Hon. Opito Vincent.