Hon. Muruuli akwasizza Norbert Mao offiisi mu butongole

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Hon. Muruuli Wilson Mukasa abadde akolanga Minisita avunaanyizibwa ku nsonga za Ssemateeka n’ekitongole ekiramuzi yawadde offiisi mu butongole eri Minisita omuggya era Pulezidenti wa Democratic Party Uganda Hon. Norbert Mao. Omukolo gwabadde ku kitebe kya Minisitule eno ku Plot 7 Baumanns house, Parliament avenue, nga gwetabiddwako Deputy Attorney General Kafuuzi Jackson, Margaret Muhanga n’abakungu abalala mu Minisitule eno.

Share.

1 Comment

  1. Pingback: Hon. Muruuli akwasizza Norbert Mao offiisi mu butongole – Afrikan Digest

Leave A Reply