Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 153 listening Simba FM Live

Kitalo! Maama n’abaana be babiri bafiiridde mu mataba e Kapchorwa

July 31, 2022 · Mubiru Ali

Amataba gasazeeko oluguudo lwa Tirinyi – Mbale nga abasaabaze bakonkomalidde ku luguudo olwamazzi okwanjaala mu luguudo lwonna. Ate yo mu Gombolola y’e Kapsinda mu Disitulikiti y’e Kapchorwa Maama n’abaana be babiri bafiiriddewo mbulaga amataba bwegatutte ennyumba mwebabadde abalala nebaddusibwa mu Ddwaliro e Kapchorwa nga bali mu mbeera mbi nnyo.