Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,462 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM
Archive

Tag: latest

Abagambibwa okubulankanya obukadde 33 e Alebtong bakwatiddwa

Akakiiko okuva mu Maka g’omukulembeze w’eggwanga akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Mulekerawo okutiisatiisa Ababaka ba Palamenti – Thomas Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa yavuddeyo nalabula abantu bonna naddala abali mu Gavumenti okulekerawo okweyingiza mu mirimu gya…

Poliisi etandise okukwata emotoka ezibangibwa ebipapula

Abasirikale ba Uganda Police Force okuva mu kitongole ky’ebidduka batandise ekikwekweto mu Kampala n’emiriraano ku motoka ezirina ebipapula…

Minisita Butime antiisatiisa – Joel Ssenyonyi

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform era Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti aka COSASE Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo olunaku…

Minisita Nabakooba agabidde ab’e Mbarara ebyapa

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka n’okuteekerateekera ebibuga hon. Judith Nabakooba; “Gavumenti yasuubiza era kati etuukiriza. Abantu bangi mu…

Sipiika akyaliddeko ab’e Budiope East mu Disitulikiti y’e Buyende

Sipiika Anita Among; “Twafunyeemu akadde okwogerako n’abantu mu Budiope East mu Disitulikiti y’e Buyende. Twakyaddeko mu malwaliro, amasomero…

Katikkiro akubirizza Abaganda e Sweden okuzza Buganda ku ntikko

Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nsisinkanye ab’e Sweden ne mbakuutira okubeera obumu n’omulamwa gumu naffe, tusobole okuzza Buganda ku…

Katikkiro ali Sweden

Enkya ya leero, Katikkiro Charles Peter Mayiga alinnye train n’ayolekera e Gothenburg, ekibuga ekiddirira Stockholm mu bunene e…

Kibalama adduse mu Ggwanga

Eyatandikawo ekibiina kya NURDP oluvannyuma ekyafuuka National Unity Platform Moses Nkonge Kibalama kigambibwa nti adduse mu Ggwanga nayolekera…