Poliisi etandise okukwata emotoka ezibangibwa ebipapula

Abasirikale ba Uganda Police Force okuva mu kitongole ky’ebidduka batandise ekikwekweto mu Kampala n’emiriraano ku motoka ezirina ebipapula nga tebisasulwanga.
Ekikwekweto kigenda kusaasanira eggwanga lyonna nga Poliisi egezaako okufuna ssente obuwumbi 8 nga buno bwebwebipapula ebitanasasulwa.
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply