Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 987 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: latest

Buli Taata gweyasobya nsaba omusonyiwe – Cynthia Tumwine

Muwala wa Gen. Elly Tumwine, Cynthia Namara asabye Bannayuganda okusonyiwa Taata we bwaba nga yabasobye era nategeeza nti…

Katikkiro asisinkanye Abavubuka ba Buganda e Bungereza

Katikkiro wa Buganda, Owek. Charles Peter Mayiga, mu kiro ekikeesezza olwa leero asisinkanye abavubuka ba Buganda ababeera e…

Kitalo! Eyaliko Minisita ku mulembe gwa Obote 2 afudde

Kitalo! Eyaliko Minisita webibiina byobweggasi ku mulembe gwa Pulezidenti Milton Obote 2, Hon. Yona Kanyomozi afudde. Ono abadde…

Ssaabaminisita Nabbanja awadde ab’e Banda obukadde 10

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka wamu nokuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba; “Olunaku olwaleero nkikiridde Rt. Hon. Nabbanja Robinah…

Olumbe lwa Gen. Tumwine lukumiddwa mu maka ge e Nakasero

Olumbe lwa Hon. Gen Elly Tumwine – MP lukumiddwa mu maka ge e Nakasero mu Kampala. Abebitiibwa okuva…

Amasanyalaze getwaguze ebweru ga 13000 ogwa ddoola – Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa avuddeyo nategeeza bwebamutegeezezaako nga ebbibiro ly’amasanyalaze erya Isimba unit 3 bweziteerezeddwa…

Taata wa Loodi Meeya Erias Lukwago aziikiddwa olwaleero

Haji Mohamood Mirundi, abadde taata wa Loodi Meeya, Erias Lukwago, yafudde olunaku lwa ggyo oluvannyuma lw’okutawaanyizibwa obulwadde bwa…

Katikkiro atuuse e Scotland mu okulaba abaayo

Katikkiro Charles Peter Mayiga, atuuse bulungi e Scotland, mu lugendo lw’aliko olw’okulambula abantu ba Kabaka mu Bulaaya ng’abatuusaako…

Ab’e Buddu bakiise e Mbuga

Omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Oweek. Patrick Luwaga Mugumbule, akubirizza abantu ba Buganda okujjumbira okukiika embuga bategeere emirimu gyayo…