Olumbe lwa Gen. Tumwine lukumiddwa mu maka ge e Nakasero

Olumbe lwa Hon. Gen Elly Tumwine – MP lukumiddwa mu maka ge e Nakasero mu Kampala. Abebitiibwa okuva mu ggye lya UPDF, Gavumenti wamu n’Abenganda weebali okumukungubagira.

Enteekateeka ku kisaawe e Kololo zigenda mu maaso wano nga wewagenda okubeera emisa yokusabira omwoyo gwomugenzi Hon. Gen Elly Tumwine – MP olunaku olwenkya nga 29-Aug-2022 okutandikwa ku ssaawa nnyo ezookumakya. Omwogezi w’eggye lya UPDF, UPDF Spokesperson avuddeyo ku mukutu gwa twitter nategeeza nga Bannayuganda mwenna bwenarizibibwa okukungubagire awamu n’aba Famire ye.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply