Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 824 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Sipiika akyaliddeko ab’e Budiope East mu Disitulikiti y’e Buyende

August 22, 2022 · Mubiru Ali
Sipiika Anita Among; “Twafunyeemu akadde okwogerako n’abantu mu Budiope East mu Disitulikiti y’e Buyende. Twakyaddeko mu malwaliro, amasomero n’ebifo ebyenjawulo okulaba obuweereza bwebuyimiridde. Twafunye omukisa okwogerako n’abasawo mu Ddwaliro lya Bugaya Health Centre era mbeebaza olwomulimu omulungi gwebakola.
Twawaddeyo akassente kabayambe okumaliriza Maternity Ward ku Ddwaliro lino nga bwetugezaako okufuna obuyambi obulala okuva mu Gavumenti.
Twayogeddeko eri ttiimu okuva mu Mama Maliya Foundation ekitongole ekikola omulimu ogwettendo mu kitundu. Era nasisinkanye Abakulira wamu n’Abasomesa b’essomero lya Kagulu Primary School netubaawo ssente basobole okumaliriza ekisulo ky’abaana abawala ku ssomero lino.”