Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 928 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Katikkiro akubirizza Abaganda e Sweden okuzza Buganda ku ntikko

August 22, 2022 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga; “Nsisinkanye ab’e Sweden ne mbakuutira okubeera obumu n’omulamwa gumu naffe, tusobole okuzza Buganda ku ntikko.
Nsanze balina enteekateeka ey’abaana baabwe okuvuganya mu bika byabwe awamu n’amasaza. Mbebazizza nnyo olw’okumerusa ensigo y’Obuganda mu baana baabwe.”