Mulekerawo okutiisatiisa Ababaka ba Palamenti – Thomas Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa yavuddeyo nalabula abantu bonna naddala abali mu Gavumenti okulekerawo okweyingiza mu mirimu gya Palamenti nengeri gyebalina okugikolamu. Ono yabasabye balekerawo okukuba amasimu agatiisatiisa Ababaka abali ku bukiiko obw’enjawulo nti babaleke bakole emirimu gyabwe.
Ono agamba nti oyo yenna abeera alina obuzibu ne Palamenti asobola okuyita mu Nampala w’Ababaka ba Gavumenti oba Ssaabaminisita.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine oluvannyuma lwa Uganda Police Force okumulemessa okusala omugga Ssezibwa lu luguudo lw'e Kayunga bwabadde ayolekera Disitulikiti y'e Pallisa nasalawo okukyuusa okudda e Kampala.

Omukulembeze wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine oluvannyuma lwa Uganda Police Force okumulemessa okusala omugga Ssezibwa lu luguudo lw`e Kayunga bwabadde ayolekera Disitulikiti y`e Pallisa nasalawo okukyuusa okudda e Kampala. ...

1 0 instagram icon
Uganda Police Force esudde emisanvu ku luguudo lwa Tirinyi - Mbale ngekebera emotoka eziva ku ludda lw'e Iganga nga bwebalindirira Omukulembeze wa National Unity Platform eyesomye okukuba olukungaana e Palisa olunaku olwaleero.
Wabula Kyagulanyi bamusaliddeko ku mugga Ssezibwa ku luguudo lw'e Kayunga.

Uganda Police Force esudde emisanvu ku luguudo lwa Tirinyi - Mbale ngekebera emotoka eziva ku ludda lw`e Iganga nga bwebalindirira Omukulembeze wa National Unity Platform eyesomye okukuba olukungaana e Palisa olunaku olwaleero.
Wabula Kyagulanyi bamusaliddeko ku mugga Ssezibwa ku luguudo lw`e Kayunga.
...

9 0 instagram icon
Kano kalango;
The Shell V-Power Weekend is back!!

 

This Friday 24th May to Sunday 26th May, Fill up on Shell V-Power at the price of Shell FuelSave Unleaded at any Shell station countrywide and have an adventurous weekend. 

 

Shell V-Power; Feel Unbeatable, Drive unbeatable!

Kano kalango;
The Shell V-Power Weekend is back!!



This Friday 24th May to Sunday 26th May, Fill up on Shell V-Power at the price of Shell FuelSave Unleaded at any Shell station countrywide and have an adventurous weekend.



Shell V-Power; Feel Unbeatable, Drive unbeatable!
...

3 0 instagram icon