Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 138 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM

Minisita Butime antiisatiisa – Joel Ssenyonyi

August 22, 2022 · Mubiru Ali

Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform era Ssentebe w’Akakiiko ka Palamenti aka COSASE Hon. Joel Ssenyonyi avuddeyo olunaku olwaleero neyekubira enduulu ku Uganda Police Force nga agamba nti Minisita w’ebyobulambuzi Col (rtd) Tom Butime yamukubidde essimu ngamutiisatiisa ave ku nsonga za CEO wa Uganda Airlines Jennifer Bamuturaki gwagamba nti amulinako oluganda.