Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 680 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

Kitalo! Abantu 16 bafiiridde mu kabenje

January 6, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 12 bafiiriddewo mbulaga nabalala 4 nebafa nga bakatuusibwa mu ddwaliro lya Atapara mu kabenje akagudde e Kamdini olwaleero Bbaasi nnamba UAT 259P nga ya Kkampuni ya Roblyn ebadde eva e Kampala ngeyolekera Gulu bwetomedde Tuleela nnamba UAZ 381A/UBD 318C ebadde ku mabbali g’ekubo. Kigambibwa nti Tuleela ebadde etikka bintu mu Adebe Trading Center kiromita 1 okutuuka ku Kamdini Corner Checkpoint.
See Translation