Breaking
News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza. News: Gasimbagane-Rwomushana-UPDF okugenda e Gaza tugenda mu bulabe. Ente okufa obutwa, Govt eriwa?
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 153 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Omusinga ateebwe awatali kakwakkulizo konna – Omubaka Ssemuju

November 28, 2016 · Mubiru Ali

Abamu ku babaka mu Palamenti ku ludda oluvuganya Gavumenti nga bakulembeddwa akwasisa empisa ku ludda oluvuganya Gavumenti, Ibrahim Ssemuju Nganda banenya Gavumenti okusidika eggye okukola obulumbaganyi ku bantu ba bulijjo ate nga kaweefube ow’okuzza obutebebenkevu mu kitundu kino abadde agendera ddala mu maaso nga bakozesa enkola ey’emirembe.

Ssemuju agamba nti baagala Omusinga Wesley Mumbere ateebwe awatali kakwakkulizo konna kamuteereddwako .