Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 103 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Tag: latest

Poliisi ekutte abazannya obutambi obwobuseegu e Kawempe

Uganda Police Force ekutte abantu 4 lwakwenyigira mu kukwata obutambi bw’obuseegu. Kubakwatiddwa kuliko Farouq Kwezi ne mukyala we…

UNEB ezimbye ekizimbe ekipya e Kyambogo

Minisita avunaanyizibwa ku by’enjigiriza n’ebyamizannyo Hon. Janet Kataaha Museveni ettuntu lyaleero aguddewo mu butongole ekizimbe ekiggya ekyazimbiddwa ekitongole…

Kansala eyakunga abavubuka okulemesa eyesimbyeewo okwewandiisa asindikiddwa ku alimanda

Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda…

Eyaliko omubaka afiiridde mu kabenje

Kitalo! Eyaliko Omubaka akiikirira Erute North mu Palamenti eye 10 Hon. Angiro Gutomoi Abac Acon, afiiridde mu kabenje…

Muloope aba UPDF abatambula nabamenyi b’amateeka

Omwogezi w’Eggye lya UPDF asabye Bannayuganda okulonkoma omusirikale wa UPDF yenna atambula n’obubinja bw’abamenyi b’amateeka ku byalo eri…

Minisita Nabakooba akwasizza ab’e Bushenyi ebyapa

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba akwasizza abatuuze e Rwampara, Rugando Sub-County ku…

Radio Simba ejaguzza emyaka 25 nabaaliko abakozi baayo

Radio Simba Ffemwe Mweffe olunaku lw’eggulo yajaguzza okuweza emyaka 25 ngeyuguumya amayengo g’ebyempuliziganya nabaliko abakozi baayo wamu nabo…

Bwetwogera ku busobozi tuba tetusosola – Hon. Ssemujju

Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda: “Bwetwogera ku busobozi, tetukikola kuba tulwanyisa Abantu abamu. Bwoba olina Hon. Cecelia Ogwal ngatukiikirira…

Owa UPDF asse Bannakenya ku nnyanja Nalubaale

Kitalo! Omusirikale w’eegye lya UPDF avudde mu mbeera naasindirira Bannansi ba Kenya 2 amasaasi agabatiddewo nga kigambibwa nti…