Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
News
Radio Simba ejaguzza emyaka 25 nabaaliko abakozi baayo
July 8, 2023 · Mubiru Ali
Radio Simba Ffemwe Mweffe olunaku lw’eggulo yajaguzza okuweza emyaka 25 ngeyuguumya amayengo g’ebyempuliziganya nabaliko abakozi baayo wamu nabo abakyaliwo.
Abaaliko abakozi basiimye nnyo Radio Simba olwo kubafuula kyebali olwaleero nga negyebuli kati eyo gyebayita babuuza Simba yadde nga baava dda ku mpewo.