Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 107 listening Simba FM Live
News

Poliisi ekutte abazannya obutambi obwobuseegu e Kawempe

July 8, 2023 · Mubiru Ali
Uganda Police Force ekutte abantu 4 lwakwenyigira mu kukwata obutambi bw’obuseegu. Kubakwatiddwa kuliko Farouq Kwezi ne mukyala we Molly Birungi bannannyini nnyumba awabadde wakwatibwa obutambi buno, Fahadi Kasaakye ng’ono mutuuze w’e Kawempe ne Richard Bukenya.
Poliisi egamba nti Fahad yavunaanibwako ku misango gy’egimu era Poliisi egamba nti obujulizi bw’omusango guno omuli obupiira bugalimpitawa, eddagala ly’amaanyi g’ekisajja n’obulala ebusanzeeyo.