Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 107 listening Simba FM Live
News

Eyaliko omubaka afiiridde mu kabenje

July 8, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Eyaliko Omubaka akiikirira Erute North mu Palamenti eye 10 Hon. Angiro Gutomoi Abac Acon, afiiridde mu kabenje enkya yaleero okuliraana Olwio ku luguudo lw’e Nebbi emotoka ekika kya Toyota Noah mwe babadde batambulira bwegudde neyefuula Abantu 4 nebafiirawo mbulaga.
Gutomoi abadde Awitong (Akulira ekika) kya Onywal Ipyeda.