Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 108 listening Simba FM Live
News

Muloope aba UPDF abatambula nabamenyi b’amateeka

July 8, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi w’Eggye lya UPDF asabye Bannayuganda okulonkoma omusirikale wa UPDF yenna atambula n’obubinja bw’abamenyi b’amateeka ku byalo eri abakulu mu magye basobole okukangavvulwa.
Kulayigye agamba ssi bakuttira musirikale yenna ku liiso asangibwa nga yeenyigira mu kutemula Bannayuganda ba
alina okukuuma era anaakwatibwa wakuvunaanibwa ku kkooti y’Amagye.