Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 135 listening Simba FM Live
News

Owa UPDF asse Bannakenya ku nnyanja Nalubaale

July 5, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omusirikale w’eegye lya UPDF avudde mu mbeera naasindirira Bannansi ba Kenya 2 amasaasi agabatiddewo nga kigambibwa nti ono abadde abalaanga kuvubira mu mazzi agatali ga Nsi yaabwe.
Bino bibadde ku mwalo gwa Sumba mu Ggombolola y’e Budalang’i e Busia ku nsalo ya Uganda ne Kenya.
Abattiddwa ye Paul Owinyi ne Fred Majoni nga kigambibwa nti waliwo banaabwe abadduse okwetegula ekibabu. Kenya ne Uganda baludde nga bakaayanira ekitundu okuli ekizinga kino.
Courtesy Photo