Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 140 listening Simba FM Live
News

Minisita Nabakooba akwasizza ab’e Bushenyi ebyapa

July 8, 2023 · Mubiru Ali
Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’okuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba akwasizza abatuuze e Rwampara, Rugando Sub-County ku kyalo Bushenyi ebyapa by’ettaka kwebabeera era nababuulira akabi akali mukusalasalamu ettaka lyabwe.
Abatuuze abasoba mu 6000 kati balina obwannanyini ku ttaka kwebabeera era nga basabiddwa okweyambisa omukisa gwebafunye ogwokufuna ebyappa ku ttaka kwebali kati okwekulaakulanya.