Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 132 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

Bakutte loole ya Poliisi ngetikka amanda e Nakapiripirit

Abobuyinza e Nakapiripirit bakutte loole ya Uganda Police Force ngetikka ensawo z’amanda ekikoontana n’ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta…

Aponye afudde abanja Gavumenti ssente za COVID – Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa: “Bwetutakuuma mukululo Apollo gwalese, olwo ajja kuba afiiridde ddala. Abantu bangi babadde ayimirizaawo,…

Winnie Nwagi akubye omuwagizi amukutte ku bigere

Winnie Nwagi yavudde mu mbeera ku kivvulu e Masindi neyekandagga naava ku siteegi oluvannyuma lw’abawagizi okuva mu mbeera…

COSASE yakutunula mu kwemulugunya kw’aba customer

Omubaka wa Nakawa West mu Palamenti era Ssentebe w’akakiiko ka COSASE, Joel Ssenyonyi ategeezezza Palamenti nti bafunye okwemulugunya…

Gavumenti ereese omusolo omuggya ku mutimbagano

Gavumenti eriko omusolo omupya gwetuumye Digital Service Tax nga guno gwabitundu 5% ku kampuni ennene ezikolera mu ggwanga…

Katikkiro asisinkanye abaamu ba Ssaabasajja mu Ssaza Buvuma

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka mu Ssaza Buvuma. Abasabye bakomye okukaaba ebizibu, banoonye engeri gye…

Owa UPC awangudde akalulu k’e Oyam aba NRM batolotooma

Returning Officer, wa Disitulikiti y’e Oyam, Onoba Richard yalangiridde Munnakibiina kya Uganda Peoples Congress – UPC Eunice Otuko…

Gavumenti ebuliddwa ssente zokutegeka akalulu ka LC1 ne LC2

Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ez’ebitundu Rapheal Magyezi avudde nategeezezza nga Gavumenti bwetalina ssente zakutegeka kulonda kwโ€™aba Ssentebe b’ebyalo…

Palamenti egaanyi KCCA okugula ettaka eryobuwumbi 370

Palamenti eragidde ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA okuyimiriza bunambiro enteekateeka zonna…