Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 114 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Bakutte loole ya Poliisi ngetikka amanda e Nakapiripirit

July 10, 2023 · Mubiru Ali
Abobuyinza e Nakapiripirit bakutte loole ya Uganda Police Force ngetikka ensawo z’amanda ekikoontana n’ekiragiro kya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ekyawera okusuubula n’okutunda amanda mu kitundu kino.
Kigambibwa nti loole eno eyavudde mu Kibuga Mbale, yasangiddwa ng’etikka ensawo z’amanda ezisoba mu 70 mu bitundu bye Kamusalaba.