Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 110 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Aponye afudde abanja Gavumenti ssente za COVID – Tayebwa

July 10, 2023 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa: “Bwetutakuuma mukululo Apollo gwalese, olwo ajja kuba afiiridde ddala. Abantu bangi babadde ayimirizaawo, tetusaanye kubasuulirira. Apollo akoze nnyo, ye nabalala bavaayo ne baduukirira omulanga gwa Pulezidenti okutaasa abantu mu kaseera ka COVID. N’okutuusa kati tebamusasulanga, wabula tugenda kukola kyonna ekisoboka okulaba nti zisasulwa.”
Bino Tayebwa abyogeredde mu kusabira omwoyo gw’omugenzi Apollo Nyegamegehe aka Aponye.