Breaking
News: Eyali akulira ebyokulonda e Mukono Emilly Amongin eyekyuusiza mu kiti nga embazzi bweyasooka kulangilira Jonhson Muyanja Ssenyonga owa National Unity Platform ngomuwanguzi ku bwa Ssentebe bwa Disitulikiti e Mukono ate oluvannyuma nalangilira Francis Lukooya Mukooma owa National Resistance Movement News: Munnakibiina ki National Resistance Movement News: Kkooti Enkulu e Masaka egobye omusango ogwatwalibwayo Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 349 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Winnie Nwagi akubye omuwagizi amukutte ku bigere

July 10, 2023 · Mubiru Ali
Winnie Nwagi yavudde mu mbeera ku kivvulu e Masindi neyekandagga naava ku siteegi oluvannyuma lw’abawagizi okuva mu mbeera nebatandika okumukuba obuccupa.
Kino kyaddiridde omuwagizi okugezaako okumukwatako bweyabasemberedde ngayimba ku kivvulu, Nwagi naava mu mbeera nayimiriza okuyimba olwo nabategeeza nti basaanye okumuwa ekitiibwa kuba ye si malaaya. Ono yatuuse n’okukuba omuwagizi omuzindaalo ku mukono.