Breaking
News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza….
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 110 listening Simba FM Live
News

Katikkiro asisinkanye abaamu ba Ssaabasajja mu Ssaza Buvuma

July 8, 2023 · Mubiru Ali

Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abaami ba Kabaka mu Ssaza Buvuma. Abasabye bakomye okukaaba ebizibu, banoonye engeri gye babivuunukamu.
Era emirimu gye bakola gyabwe, ssi gya bwannakyewa kubanga kyefaanaanyirizaako obuvunaanyizibwa bw’amaka, okulabirira amaka, okujjanjaba abaana.