Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde. News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 247 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Minisitule y’ebyenguudo mwanukule ku luguudo lw’e Buikwe olwakakolebwa – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Oluguudo oluva ku lutindo okudda e Mukono ngoyise e Buikwe bakalumaliriza emyaka 2 egiyise…

Abasirikale 9 baweereddwa emiddaali

Abasirikale ba Uganda Police Force 9 okuli neyaliko omumyuuka w’omuduumizi wa Poliisi DIGP Maj. Gen. Sabiiti Muzeyi baweereddwa…

Tugenda kwanika bemuyita aba Opposition mu kaseera akatuufu – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ffe abali mu byokwerinda tumanyi ku Ssimbwa Moses kyayogerako era mu kaseera akatuufu tugenda…

Aba Opposition bebatambulira mu Drone nga bawamba abantu – Moses Ssimbwa

Moses Ssimbwa avuddeyo neyetondera Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olwakyayise okukonjera Gavumenti ye nti abakuuma ddembe baamutulugunya kyokka nga…

Aba Opposition banimbisa nti Gavumenti yantulugunya – Ssimbwa

Moses Ssimbwa avuddeyo nalumiriza aba Opposition okumulimbalimba nti bamutwala mu Ddwaliro e Nairobi okufuna obuyambi wamu n’okumusuubiza ebintu…

Abakozo abasoba mu 1000 bonna Pulezidenti bamukolera ki? – Hon. Ssemujju

Omubaka akiikirira Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Uganda; “Osobola okutumatiza lwaki Pulezidenti Museveni alina abakozi 761 mu Offiisi ye…

Pulezidenti Museveni atuuse e Jinja ku mikolo gyamenunula

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngalambula enyiriri z’abasirikale ku mukolo gwokujaguza emyaka 38 egyamenunula. Emikolo emikulu giri ku kisaawe…

Ebyokwerinda binywezeddwa ku kitebe kya NUP ku Kavule

Uganda Police Force eyiye basajja baayo okunyweza ebyokwerinda ku Kitebe kya National Unity Platform NUP e Makerere Kavule.…

Ogwa Besigye okukuma omuliro mu bantu gwongezeddwayo

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road olunaku olwaleero ayongeddeyo omusango oguvunaanibwa Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rt.…