Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde.
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
News
Ebyokwerinda binywezeddwa ku kitebe kya NUP ku Kavule
January 26, 2024 · Mubiru Ali
Uganda Police Force eyiye basajja baayo okunyweza ebyokwerinda ku Kitebe kya National Unity Platform NUP e Makerere Kavule. NUP erina enteekateeka olunaku olwaleero okulaga Documentary Film, Bobi Wine: The People’s President.