Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye!
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
News
Tugenda kwanika bemuyita aba Opposition mu kaseera akatuufu – Pulezidenti Museveni
January 26, 2024 · Mubiru Ali
Pulezidenti
Yoweri Kaguta Museveni; “Ffe abali mu byokwerinda tumanyi ku Ssimbwa Moses kyayogerako era mu kaseera akatuufu tugenda kwanika ebibinja byabalimba byebayita Oludda oluvuganya.
Bagenda neboogera n’abazungu nga baagala okufuula Uganda ensi ekiririza mu biruubirirwa by’Abazungu. Bino babikola mu nsi endala naye tebamanyi maanyi ga
National Resistance Movement – NRM.”