Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 475 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Abakozo abasoba mu 1000 bonna Pulezidenti bamukolera ki? – Hon. Ssemujju

January 26, 2024 · Mubiru Ali
Omubaka akiikirira Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Uganda; “Osobola okutumatiza lwaki Pulezidenti Museveni alina abakozi 761 mu Offiisi ye n’abakozi 996 mu maka ge? Omukulembeze waffe alina abakozi abakolera ewuwe nga basasulwa ssente ya muni wa musolo;
Abalongoosa 51, Abafumbi 52, abalabirira ennimiro 80, abalabirira awaka 29, ba ddobi 10, abawandiisi abekyaama 106, abaweereza 14, abayambi 22, Waitress/ waiters 59 waitress/waiters n’abawabuzi 14. Okwo bwekutaba kwonoona kiba ki? Nga kati omulimu omukulu ogukolebwa mu State House kutegeka bubaga bw’amazaalibwa n’abijaguza byabufumbo.”