Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde. News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 240 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Abasirikale 9 baweereddwa emiddaali

January 26, 2024 · Mubiru Ali

Abasirikale ba Uganda Police Force 9 okuli neyaliko omumyuuka w’omuduumizi wa Poliisi DIGP Maj. Gen. Sabiiti Muzeyi baweereddwa emiddaali ku mukolo gwokujaguza amenunula ogwa #NRMAt38 ougabadde ku kisaawe kya Wakitaka COU mu Kibuga Jinja.
Abasirikale bano baweereddwa omuddaali gwa Exemplary Service Order Second Class Medal era nga basiimiddwa olw’ebbanga lyebaweerezza mu Poliisi, okwewayo n’emirala nga gyawuddwamu mu miteeko omuli; Long Service Gold (Abasirikale 2), Meritorious (Abasirikale 2), Personal Sacrifice (Omusirikale 1), Gallantry Star (Abasirikale 2), ne Honorary Medal (Omusirikale 1).