Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde. News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 229 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
Archive

Tag: latest

Abayizi 88,269 bebagudde ebigezo bya PLE 2023

Executive Director wa Uganda National Examinations Board-UNEB Dan Odongo avuddeyo nategeeza nti Division U (Ungraded) ewaabwe omuyizi abeera…

Minisita ettaka bakuguza mpewo – Kkooti Enkulu e Lira

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kibuga Lira Alex Mackay Ajiji eragidde Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’Abakozi n’ekikuka ky’abantu,…

Bannamateeka ba Molly Katanga baagala Poliisi ebawe ebisumuluzo byawaka

Bannamateeka ba Molly Katanga basabye Kkooti eragire abasirikale ba Uganda Police Force okuva mu maka gaabwe e Mbuya…

Omuliro gukutte ebyuuma bya kasooli e Nakuwadde

Ebintu byabukadde na bukadde bisirikidde mu nnabbambula w’omuliro akutte ebyuuma byakasooli ku kyalo Nakuwadde mu Disitulikiti y’e Wakiso…

Kyaddaaki Molly Katanga aleeteddwa mu Kkooti

Omulamuzi wa Kkooti ya Nakawa Elias Kakooza enkya yaleero agaanye nnamwandu wa Henry Katanga, Molly Katanga okubaako kyayogera…

Pulezidenti Museveni asisinkanye Ssaabaminisita wa St. Vincent and Grenadines

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Muganda wange Ssaabaminisita Ralph E. Gonsalves owa St. Vincent and Grenadines, netwogerera okumala akabanga…

Abasirikale ba Poliisi 4 bagobeddwa lwakubba emitwalo 3 egya ddoola

Omwogezi wa Poliisi SCP Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Abasirikale ba Uganda Police Force 4 nga babadde bakolera…

UCDA eyagala obuwumbi 13 ebweyambise okuyigiriza abantu okunywa kaawa

Uganda Coffee Development Authority (UCDA) esaba obuwumbi bw’ensimbi 13.952 obwenyongereza bukozesebwe mu bintu ebirala ebyomugaso ebitateekebwamu nsimbi okuli;…

UWEC eyagala obuwumbi 10 okuzaalisa empologoma

Uganda Wildlife Conservation Education Centre (UWEC) eyagala obuwumbi 10 mu mbalirira y’omwaka 2024/25 okuzaalisa empologoma okusobola okwongera ku…