Breaking
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 461 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Bannamateeka ba Molly Katanga baagala Poliisi ebawe ebisumuluzo byawaka

January 24, 2024 · Mubiru Ali

Bannamateeka ba Molly Katanga basabye Kkooti eragire abasirikale ba Uganda Police Force okuva mu maka gaabwe e Mbuya webasiisira okuva nga 2-November-2023.
Wabula oludda oluwaabi luwakanyizza kino nerutegeeza nti bambega ba Poliisi balina bisumuluzo bya kisenge byokka ekya Molly Katanda. DPP era ategeezezza nti tewali musirikale wa Uganda Police Force yenna akuuma maka gano. Bannamateeka ba Katanga baagala Poliisi ebaddize ebisumuluzo kuba okunoonyereza kwawedde.