Abayizi 88,269 bebagudde ebigezo bya PLE 2023

Executive Director wa Uganda National Examinations Board-UNEB Dan Odongo avuddeyo nategeeza nti Division U (Ungraded) ewaabwe omuyizi abeera alemereddwa okufuna obubonero obuyinza okumuweebwa Div4. Bano baba tebalina kuweebwa kifo mu S1.
Agamba nti omwaka guno abayizi abafunye Division U guli waggulu nga bali 88,269 (10.4%) nga kino kisaanye kitunulwemu. #PLE2023
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply