Breaking
News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 463 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Ogwa Besigye okukuma omuliro mu bantu gwongezeddwayo

January 25, 2024 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road olunaku olwaleero ayongeddeyo omusango oguvunaanibwa Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Rt. Col. Dr. Kizza Besigye ogwokukuma omuliro mu bantu oluvannyuma lwoludda oluwaabi okulemererwa okuleeta obujulizi.
Besigye avunaanibwa okukuma omuliro mu bantu nga ayagala bekalakaase olw’okulinnya kw’ebbeeyi y’amafuta nga gino yajizza mwaka guwedde.
Besigye abadde ayagala omusango guno gugobwe kuba gwateekebwayo mu 2022, Omulamuzi kyawakanyizza nagwongerayo okutuusa nga 14 February 2024.