Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 179 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
Archive

Tag: latest

Mugende mukwate PS Katusiime – Hon. Muwanga Kivumbi

Ssentebe w’akakiiko ka Palamenti aka Public Accounts Committee Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Muwanga Kivumbi alagidde CID…

Sipiika Among asisinkanye Pulezidenti Museveni

Ettuntu lyaleero Sipiika wa Palamenti Nnaalongo Anita Among asisinkanye Pulezidenti Gen. Yoweri Kaguta Museveni mu State House in…

Abasomesa e Nakaseke batuyaanye nga bakola ebigezo bya P7

Abasomesa okuva mu masomero ga Pulayimale agaakola obubi mu bigezo bya PLE agasoba mu 40 okuva mu Disitulikiti…

Dr. Ssentanda erinnya Kinyamatama waliwulira wa nga mu katambi mulimu Kyamatama? – Munnamateeka Lukwago

Bannamateeka b’Omubaka wa Mityana Municipality Munnakibiina kya National Unity Platform MP Zaake Francis Butebi banenyezza abakugu okuva ku…

Lwaki Mw. Museveni atasasulira luguudo lwa Expressway aluggazaawo – Hon. Sseggona

Omubaka akiikirira Busiro East Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Medard Lubega Sseggona yavuddeyo nateeka ekitongole ekivunaanyizibwa ku…

Tutya n’okuyita ku nguudo mu Kampala – Hon. Ssekikubo

Waliwo Ababaka Bannakibiina kya National Resistance Movement – NRM abamu abasazeewo okwegatta ku Babaka b’Oludda oluvuganya, okusaba Sipiika…

Kkooti y’amaggye egobye omujulizi wa Gavumenti mu gwa NUP

Kkooti y’Eggye lya UPDF etuula e Makindye ngekubirizibwa Brig. Gen. Robert Freeman Mugabe olunaku lw’eggulo yagobye obujulizi bwomu…

Omubaka Malende agabidde aba Katale kabaliko obulemu ebikozesebwa

Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende enkya yaleero akedde mu…

Abayizi bangi abasiba tution mu zzaala – Prof. Nawangwe

Ssenkulu wa Makerere University Prof. Barnabas Nawangwe yavuddeyo nategeeza nga abayizi abasiba mu 1000 buli mwaka abalemererwa okumalako…