Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 156 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Omubaka Malende agabidde aba Katale kabaliko obulemu ebikozesebwa

March 13, 2024 · Mubiru Ali

Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Shamim Malende enkya yaleero akedde mu katale Kaabaliko obulemu akalinaanye ppaaka empya mu Kampala okwengeramu nabo ku mbeera nga bwebayisa. Bano bamulombojjedde embeera gyebayisibwamu naddala abakwasisa amateeka mu Kitongole kya Kampala Capital City Authority – KCCA ababatulugunya naddala abakyala. Bano abawadde ebyokusibulukukirako omuli emmere, ebikozesebwa mu offiisi omuli entebe wamu ne aprons. Bano era bagamba nti omusolo ogubinikibwa ku byamaguzi mungi nnyo ekibalemesa okufuna amagoba ku byebasuubula.