Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 283 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Abasomesa e Nakaseke batuyaanye nga bakola ebigezo bya P7

March 14, 2024 · Mubiru Ali

Abasomesa okuva mu masomero ga Pulayimale agaakola obubi mu bigezo bya PLE agasoba mu 40 okuva mu Disitulikiti y’e Nakaseke batuyanye nga bwezikala oluvannyuma lwa Ssentebe wa Disitulikiti Mw. Koomu Ignatius Kiwanuka okubawa ebigezo mu ssomo buli omu lyasomesa babituule nekigendererwa ekyokutumbula omutindo gw’ebyenjigiriza. Koomu agamba nti kino akikoze nekigendererwa kyokulaba nti batumbula ebyenjigiriza mu Disitulikiti oluvannyuma lwabayizi okukola obubi ennyo mu bigezo bya PLE. Ono ayongerako nti ayagala okulaba nti Abasomesa baalina bali ku mutendera ogusobozesa abayizi okuvuganya mu Ggwanga lyonna.