Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 275 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Kkooti y’amaggye egobye omujulizi wa Gavumenti mu gwa NUP

March 13, 2024 · Mubiru Ali
Kkooti y’Eggye lya UPDF etuula e Makindye ngekubirizibwa Brig. Gen. Robert Freeman Mugabe olunaku lw’eggulo yagobye obujulizi bwomu ku bajulizi abaleeteddwa oludda oluwaabi okulumiriza abawagizi ba National Unity Platform abavunaanibwa omusango gwokusangibwa n’ebintu ebirina okubeera n’ebitongole byebyokwerinda.
Kigambibwa nti ono yayogedde ebitakwatagana, mu bujulizi bwe. Brig. Gen. Mugabe kwekwongezaayo olutuula lwa kkooti eno okutuusa nga 19 omwezi guno ogwa March.