Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 212 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Archive

Tag: latest

Omubaka Malende agabidde Abasiraamu ebyokusibulukukirako

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya @National Unity Platfrom Hon. Shamim Malende olunaku olwaleero agabidde Abasiraamu ku Muzigiti…

Kitalo! Omuyizi omu afudde abalala babuuse na bisago

Abayizi abasoba mu 100 ab’essomero lya Kasoolo St Paul SS ababadde bagenda okuzannya omupiira bagudde ku kabenje oluvanyuma…

LOP Ssenyonyi weebale, e Lubowa bazzeemu okuzimba – Sipiika Among

Sipiika wa Palementi Anitah Among yavuddeyo nalangirira ng’okuzimba eddwaliro ly’e Lubowa bwekwazzeemu oluvannyuma lw’emyaka 2, era neyebaza nnyo…

Sijja kuvvunnamira balyake – Anderson Burora

Abadde RCC wa Lubaga Burora Herbert Anderson eyawumuziddwa okumala akabanga; “Okuwumuzibwa kwange kwavudde ku kunenya Sipiika engeri gyasaasanyamu…

NEC eronze Hon. Zaake okusirikira Hon. Mpuuga

Akola nga Pulezidenti wa National Unity Platform Dr. Lina Zedriga Waru avuddeyo nafulumya ekiwandiiko oluvannyuma lwa NEC okutuula…

Abakolera abasiyazi tebajja kuntiisatiisa – Sipiika Among

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nategeeza nti ebigambibwa nti akozesa bubi offiisi ye wamu n’obuli bwenguzi mu…

Pressure aziddwayo ku alimanda e Luzira

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi agaanye okusaba kwa Musana Ibrahim aka Pressure 247 okwokweyimirirwa nga…

Abakirizza balemesezza Archbishop Kazimba okuyingira ekkanisa e Kumi

Waliwo ekiwayi kyabakirizza mu Disitulikiti y’e Kumi abagaanyi Archbishop Stephen Kazimba Mugalu okuyingira ekkanisa ya St. James Atutur.…

Pressure 247 n’abamamweyimirira beyaleeta tebalina watuufu webabeera

Ibrahim Musana aka Pressure 247 akomezeddwawo mu Kkooti olunaku olwaleera wabula okusinziira ku alipoota yomuwaabi wa Gavumenti Richard…