Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 221 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Abakolera abasiyazi tebajja kuntiisatiisa – Sipiika Among

March 15, 2024 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nategeeza nti ebigambibwa nti akozesa bubi offiisi ye wamu n’obuli bwenguzi mu Palamenti nategeeza nti ye talina budde kwanukula ngambo zapangiddwa ku ye olwokuba yakiriza okuyisa etteeka lyokulya ebisiyaga. Ono ayongeddeko nti tajja kwanukula bintu bya ŋŋambo nabintu biyiyiziddwa ku social media. Ono akinogaanyizza nti ye awakanyiza ddala ekyokuvuga empanka.
Sipiika okwogera bino abadde ayanukula akulira oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi abadde amusabye aveeyo anyonyole Palamenti lwaki mu myezi 3 egiyise Palamenti effuse kyesirikidde ku buli bw’enguzi so nga ekiseera kyonna ebadde etegeeza nti ekolera bantu era etambulizibwa ku mazima, obwerufu, demokulasiya wamu n’enkulembera ennungi okusobozesa Bannayuganda okubeera mu bulamu obweyagaza.