Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 224 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Pressure 247 n’abamamweyimirira beyaleeta tebalina watuufu webabeera

March 15, 2024 · Mubiru Ali
Ibrahim Musana aka Pressure 247 akomezeddwawo mu Kkooti olunaku olwaleera wabula okusinziira ku alipoota yomuwaabi wa Gavumenti Richard Birivumbuka eraga nti abantu 2 beyaleeta okumweyimirira ne Musana yennyini tebirina bifo byankalakkalira webabeera.
Ono agamba nti nokumuyimbula kyabulabe nnyo olwabantu beyavuma abomugaso ennyo nga okumukuumira mu kkomera kimutaasa. Ono ayongeddeko nti Kkooti bweba esazeewo kumuyimbira lwakiri asasule obukadde 30 mu buliwo ssaako nokuwaayo ekyapa ky’ettaka ekiri mu mannya ge.
Bya Christine Nabatanzi