Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 222 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Pressure aziddwayo ku alimanda e Luzira

March 15, 2024 · Mubiru Ali
Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Ronald Kayizzi agaanye okusaba kwa Musana Ibrahim aka Pressure 247 okwokweyimirirwa nga agamba nti talina kifo kituufu wabeera nga nabwekityo tasobola kumuyimbula kuba tebalina gyebanamunoonyeza singa abulawo.
Omulamuzi ategeezezza nti Pressure yagamba Poliisi nga bwabeera e Kawuga mu Disitulikiti y’e Mukono nti wabula mu Kkooti baleese ebbaluwa nga ewandiikiddwa Ssentebe wa LC1 owa Church Zone e Najjanankumbi eyamwegaanye oluvannyuma. Era Pressure yalaze nti abeera Budaka, Maama we gyabeera.
Bya Christine Nabatanzi