Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana News: Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa agamba nti lwakiri yesiga omulogo wenkuba ku kyalo okusinga enteebereza yobudde eweebwa News: Abakozi bekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 221 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM
News

Mugende mukwate PS Katusiime – Hon. Muwanga Kivumbi

March 14, 2024 · Mubiru Ali

Ssentebe w’akakiiko ka Palamenti aka Public Accounts Committee Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Muwanga Kivumbi alagidde CID okukwata Doreen Katusiime omuwandiisi omukulu mu Minisitule y’ebyobulambuzi okuva mu maka ge. Kino kidiridde ono okuyitibwa enfunda eziwera ngatalabikako kunyonyola ku bibuuzo ebyeyolekera mu bitabo bya Minisitule. Ono abadde asindika abali wansi we mu Minisitule okujja mu kakiiko nti era yasaba okugenda okuwummula bwewaali wabulayo enaku ntono alabikeko mu Kakiiko.
Kivumbi agamba nti bakooye okuboononera obudde era tajja kukiguminkiriza kuba akimanyi bakikola mu bugenderevu.