Breaking
News: Amasasi ganyoose mu Mayinja Zone abalonzi bwebabadde bawakanya olukalala lwAbalonzi oluleeteddwa okulonderako nga bagamba nti si lwe lutuufu. News: Embeera nga bweri e Bwaise mu kalulu ka Bassentebe bebyalo. News: Rev. Fr. Achilles Mayanja Ssali nga ye Cathedral Administrator wa Lubaga, yavuddeyo nawa Gavumenti amagezi ku milamwa gwa bulungi bwansi.
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 450 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Archive

Tag: latest news

Omusomesa wa Kabojja asibiddwa emyaka 4

Omusomesa wa Pulayimale eyagezaako okuvuga omuyizi ow’emyaka 11 olupanka nga bagenze okulambula aweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 4 n’ekitundu.…

Aba PFF batongozezza kkaadi z’ekibiina

Abakulembeze ba People’s Front for Freedom (PFF) olunaku olwaleero batongozza kkaadi z’ekibiina ku kitebe ky’ekibiina mu Kampala. Era…

Ab’e Kabweri basanyukidde nnyo eyesimbyeewo eyagidde mu nnyonyi

Abantu be Kabweri mu Disitulikiti y’e Kibuku babadde mu ssanyu eritagambika oluvannyuma Dr. Wakida Patrick abadde Munnakibiina kya…

Agambibwa okubeera omutujju atiddwa ku Kalerwe

Omwogezi w’Eggye lya UPDF Gen. Felix Kulayigye agamba nti abebyokwerinda batandise okunoonyereza kwateeberezebwa okubeera lumiramwoyo atiddwa abebyokwerinda ku…

Ekereziya epondoose ntuddiza ekyapa kya Nakibuuka – Musajjakaawa

Katikkiro w’Ekika kya Nnyonyi-Namungoona Richard Luswata Musajjakaawa, avuddeyo nategeeza nga Ekereziya kyaddaaki bwepondoose nabaddiza ekyapa ky’ettaka ekiriko okusika…

Gavumenti ekole enguudo okusobola okutumbula ebyobusuubuzi

Katikkiro Charles Peter Mayiga ayagala Gavumenti ekole enguudo kisobozese amakampuni n’abasuubuzi okutuusa eby’amaguzi ku bantu. Katikkiro agamba nti…

Okweyimirirwa kwa Noah Mutwe ne Charles Twine kuwanvuye

Okuwulira okusaba okwokweyimirirwa okwa Munnakibiina kya National Unity Platform Mitala Noah aka Noah Mutwe wamu n’omuserikale Uganda Police…

Gen. Moses Ali aweereddwa Kkaadi ya NRM

Gen. Moses Ali 86, akakasiddwa okukwatira ekibiina kya National Resistance Movement – NRM bendera ku kifo ky’Omubaka wa…

Abaagala okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo ku kkaadi ya PFF baguddewo akadinisa

Ekibiina ekiggya ki People’s Front for Freedom (PFF) kivuddeyo nekirangirira ensimbi ezinasasulwa abo bonna abaagala okwesimbawo ku tiketi…